1 / 96

Today, what time did you wake up in the morning?

Leero wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Lee_o wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya?. Today, what time did you wake up in the morning?. Today, I woke up at 9 in the morning. Leero, nagolokose essawa ssatu ez'okumakya. Lee_o, nagolokos_essawa ssatu ez'okumakya.

stantont
Download Presentation

Today, what time did you wake up in the morning?

An Image/Link below is provided (as is) to download presentation Download Policy: Content on the Website is provided to you AS IS for your information and personal use and may not be sold / licensed / shared on other websites without getting consent from its author. Content is provided to you AS IS for your information and personal use only. Download presentation by click this link. While downloading, if for some reason you are not able to download a presentation, the publisher may have deleted the file from their server. During download, if you can't get a presentation, the file might be deleted by the publisher.

E N D

Presentation Transcript


  1. Leero wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Lee_o wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Today, what time did you wake up in the morning?

  2. Today, I woke up at 9 in the morning. • Leero, nagolokose essawa ssatu ez'okumakya. • Lee_o, nagolokos_essawa ssatu ez'okumakya.

  3. Today, I got dressed at half past 9 in the morning. • Leero, nayambadde essawa ssatu n’ekitundu ez'okumakya.

  4. Today, I ate breakfast at 10 in the morning. • Leero, nalidde ekyenkya essawa nnya ez'okumakya. • Lee_o, nalidde ekyenkya essawa nnya ez'okumakya.

  5. Today, I went to class at half past 10 in the morning. • Leero, nagenze mu kibiina essawa nnya n’ekitundu ez'oku makya. • Lee_o, nagenze mu kibiina essawa nnya n’ekitundu ez'oku makya.

  6. Today, I returned home at 12 noon. • Leero, nazzeyo eka essawa mukaaga ez’omu ttuntu. • Lee_o, nazzey_eka essawa mukaaga ez’omu ttuntu.

  7. Today, I ate lunch at half past 12 noon. • Leero, nalidde ekyemisana essawa mukaaga n’ekitundu ez’omuttuntu. • Lee_o, nalidd_ekyemisana essawa mukaaga n’ekitundu ez’omuttuntu.

  8. I have closed the door. • Nzigadde oluggi.

  9. I have closed the door. • Naggadde oluggi.

  10. He has closed the door. • Aggadde oluggi.

  11. He has closed the door. • Yaggadde oluggi.

  12. I have come to class. • Nzize mu kibiina.

  13. I came to class. • Nazze mu kibiina.

  14. We have come to class. • Tuzze mu kibiina.

  15. We came to class. • Twazze mu kibiina.

  16. I have gone to the blackboard. • Ŋŋenze ku lubaawo.

  17. I did go to the blackboard. • Nagenze ku lubaawo.

  18. They have gone to the blackboard.[recently] • Bagenze ku lubaawo.

  19. They have gone to the blackboard. • Bagenze ku lubaawo.

  20. farming, agriculture • Obulimi

  21. a factory • Ekkolero • Ekkole_o

  22. carpentry • Obubazzi

  23. construction • Obuzimbi

  24. ignorance • Obutamanya

  25. anger • Obusungu

  26. inaction • Obutakola

  27. indecisiveness • Obutasalawo

  28. evil, harm • Obubi

  29. goodness, excellence • Obulungi

  30. error, fault • Obusobya

  31. wealth • Obugagga

  32. No, I didn’t eat breakfast. • Nedda saalidde kyankya.

  33. Today did you prepare the lesson? • Leero wateeseteese ekyokuyiga? • Lee_o wateesetees_ekyokuyiga?

  34. Today did you eat breakfast? • Leero walidde ekyenkya? • Lee_o walidd_ekyenkya?

  35. No, I didn’t prepare the lesson. • Nedda saateeseteese kyakuyiga.

  36. Today did you receive a letter? • Leero wafunye ebbaluwa? • Lee_o wafuny_ebbaluwa?

  37. No, I didn’t receive a letter.[recently] • Nedda saafunye bbaluwa.

  38. No, I didn’t write a letter. • Nedda saawandiise bbaluwa.

  39. Today did you write a letter? • Leero wawandiise ebbaluwa? • Lee_o wawandiis_ebbaluwa?

  40. Today did you wake up at dawn? • Leero wagolokose mu matulutulu?

  41. No, I didn’t wake up at dawn. • Nedda sagolokose mu matulutulu.

  42. I did get a letter (fairly recently). • Nafunye ebbaluwa. • Nafuny_ebbaluwa.

  43. I didn’t get a letter. • Saafunye bbaluwa.

  44. We got a letter. [recently] • Twafunye ebbaluwa. • Twafuny_ebbaluwa.

  45. We didn’t get a letter. • Tetwafunye bbaluwa.

  46. We didn’t get a letter. • Tetwafunye bbaluwa.

  47. When did he/she wake up? • Yagolokose essawa mmeka? • Yagolokos_essawa mmeka?

  48. Ask him/her. • Mubuuze.

  49. When did you wake up? • Wagolokose essaawa mmeka? • Wagolokos_essaawa mmeka?

  50. Today, I woke up at 7. • Leero nagolokose essaawa emu. • Lee_o nagolokose essaawa emu.

More Related