870 likes | 890 Views
Nva mu Boston, najja kuno kusomesa. I’m from Boston, I came here to teach. Ok, goodbye and [you] stay well. Kale, weeraba nawe beera bulungi. Kale, wee_aba nawe bee_a bulungi. I am teaching children. Njigiriza abaana. Njigi_iza abaana. I have taught children. Njigirizza abaana.
E N D
Nva mu Boston, najja kuno kusomesa. I’m from Boston, I came here to teach.
Ok, goodbye and [you] stay well. • Kale, weeraba nawe beera bulungi. • Kale, wee_aba nawe bee_a bulungi.
I am teaching children. • Njigiriza abaana. • Njigi_iza abaana.
I have taught children. • Njigirizza abaana. • Njigi_izza abaana.
We are returning from class. • Tudda mu kibiina.
We have returned to class. • Tuzze mu kibiina.
We are opening the door. • Tuggula oluggi.
We have opened the door. • Tuggudde oluggi.
We sit on chairs. • Tutuula ku ntebe.
We are sitting on chairs. • Tutudde ku ntebe.
We go to sleep early. • Twebaka mangu.
We have gone to sleep early. • Twebase mangu.
I don’t wear shoes. • Sambala ngatto. • Sambala_ngatto.
I have not worn shoes. • Sambadde ngatto.
I do not understand well. • Sitegeera bulungi. • Sitegee_a bulungi.
I have not understood well. • Sitegedde bulungi.
Don't you stay in town? • Tobeera mu kibuga? • Tobee_a_mu kibuga?
Have you not been in town? • Tobadde mu kibuga? • Tobadde_mu kibuga?
I don't eat breakfast. • Sirya kyankya. • Si_ya kyankya.
I have not eaten breakfast. • Siridde kyenkya. • Si_i_dde kyenkya.
Don't you drink coffee? • Tonywa kaawa?
Have you not drunk coffee? • Tonywedde kaawa?
Don't you [pl.] rest? • Temuwummula?
Have you [pl.] not rested? • Temuwummudde?
Don't you [pl.] teach? • Temuyigiriza? • Temuyigii_za?
Have you [.pl] not taught? • Temuyigirizza? • Temuyigi_iz_za?
part, half, place, area • Ekitundu
Around here • Kuno
Come! • Ozze!
And / also • Era • E_a
A pity! • Kitalo!
What a pity! • Nga kitalo!
That’s nice. • Kirungi. • Ki_ungi.
How nice! • Nga kirungi! • Nga ki_ungi!
Pity! • Bambi!
Do you have a bag? • Olina nsawo?
I don’t have a bag. • Sirina nsawo. • Si_i_na nsawo.
Do you [.pl] have children? • Mulina abaana?
We don’t have children. • Tetulina baana. • Tetulina_baana.
Do they have enough funds? • Balina ensimbi ezimala? • Balin_ensimb_ezimala?
They don’t have enough funds. • Tebalina nsimbi zimala.
Do you have my rings? • Olina empeta zange? • Olin_empeta zange?
I don’t have your rings. • Sirina mpeta zo. • Si_ina_mpeta_zo.
Do they have your traveling documents? • Balina empapula zo ezi kutambuza? • Balin_empapula_zo ezi kutambuza?
No, they don’t have my travelling documents. • Nedda, tebalina empapula zange ezi kutambuza.
Look out! / Be careful! • Wegendereze! • Wegende_eze!
Go away! • Genda eri! • Gend_e_i!
What a wonder! • Kyamagero! • Kyamage_o!
It’s true. • Kituufu.
It’s not true. • Si kituufu.