890 likes | 914 Views
Okuva Entebbe okwata oluguudo olujja e Kampala. From Entebbe, you take the road to Kampala. Okuva Entebbe waliwo oluguudo lumu lwokka oluva mu kibuga ekyo kubanga kibuga kikulu nnyo. From Entebbe there is only one road going out of this city, because the city is most important.
E N D
Okuva Entebbe okwata oluguudo olujja e Kampala. From Entebbe, you take the road to Kampala.
Okuva Entebbe waliwo oluguudo lumu lwokka oluva mu kibuga ekyo kubanga kibuga kikulu nnyo. From Entebbe there is only one road going out of this city, because the city is most important.
Kigambibwa nti okuva e Kampala okutuuka Entebbe waliwo kilomiita 42 oba 43. It is said that from Kampala to Entebbe it is 42 or 43 kilometres.
Entebbe kye kibuga ebeera Omulembeze [Pulezidenti] w’eggwanga lya Uganda. Entebbe is the town where the President of Uganda resides.
Oluvannyuma atuuka mu kibuga Kampala. Afterwards, one arrives in the city of Kampala.
kiromita emu one kilometre
ekigendererwa kyange my purpose
ebyokuyiga byaffe our lessons
okusitula embeera y’abantu to improve the condition of the people
okujjanjaba ebirime to tend [/nurse] plants
okuyiiya amagezi to devise a plan
Nva kusasulwa. I just been paid.
amasanyu g’ensi the joys of the world
mu biro bino nowadays
mu ddakiika mbale in a few minutes
ennaku zino these days, at present
Kitange [Taata wange] my father
Kitaawe his/her father
Kitaffe our father
Kitammwe Your [.pl] father
Kitaabwe Their father
Kitaawe wa Mukasa Mukasa's father
Mmange [Maama wange] my mother
Nnyoko [Maama wo -more polite expression] your mother
Nnyina his/her mother
Nnyaffe our mother
Nnyammwe your (pl.) mother
Nnyaabwe their mother
Nnyina wa Mukasa Mukasa's mother
Mwannyinaze my sister [of the boy child] ormy brother [of the girl child]
Muganda wange my brother [of the boy child] ormy sister [of the girl child]
Mwannyinaffe our sister [of we, the bothers] orour brother [of we, the sisters]
Mwannyinammwe your sister [of the bothers] oryour brother [of the sisters]
Bannyinaffe our sisters [of we, the bothers] orour brothers [of we, the sisters]
Mwannyinaabwe their sister [of the bothers] ortheir brother [of the sisters]
Mwannyina [wa] Mukasa [Mukasa – the boy child]Mukasa’s sister
Muka kitange omuto wife of my paternal uncle
Mmange omuto my aunt (maternal) ('my young mother')
Maama wo omuto (more polite expression) your maternal aunt
Nnyina omuto his aunt (maternal)
Nnyina wa Mukasa omuto Mukasa's aunt (maternal)
Kitange omuto my uncle (paternal)
Kitaawe omuto His/her uncle (paternal)
Kitaawe wa Mukasa omuto Mukasa's uncle (paternal)
Jjajja Grandparent
Jjajja omusajja Grandfather
Jjajjange omusajja My grandfather
Jjajja Omukazi Grandmother
Jjajjange omukazi My grandmother
Muzzukulu waffe our grandchild