1.05k likes | 1.06k Views
I am an assistant teacher in Kyebando, near Kisaawa. I teach in a school in Kibuli, specifically class seven, with around fifty children.
E N D
Ggwe Mukasa? Ewammwe ludda wa? You’re Mukasa? Where is your home?
Our home is in Kyebando, near Kisaawa. • Ewaffe Kyebando, kumpi ne Kisaawa.
What work do you do, Sir? Are you a teacher? • Okola mulimu ki, Ssebo? Oli musomesa?
Aa yes, I teach at a school in Kibuli. • Mmm. Nsomesa mu ssomero lye Kibuli. • Mmm. Nsomesa mu ssome_o lye Kibuli.
What level of class do you teach? • Osomesa kibiina ki kya kumeka?
In class seven. • Mu kibiina kya musanvu.
How many children do you have in class? • Olina abaana bameka mu kibiina? • Olin_abaana bameka mu kibiina?
I have nearly fifty children. • Nina abaana kumpi ataano. • Nin_abaana kumpi ataano.
Oh! That’s many [children/people]! • Ooo! Bangi!
A bird • Kinyonyi
A dog • Embwa
An elephant • Enjovu
A giraffe • Entugga
A goat • Embuzi
A zebra • Entulege
The first class • Ekibiina ekisooka
The second class • Ekibiina ekyokubiri
The first car • Mmotoka esooka
The second car • Mmotoka eyokubiri
The first river • Omugga ogusooka
The first woman to… • Mukazi eyasooka...
The first wife • Mukazi asooka
Okello, what time is it? • Okello, essaawa mmeka?
It’s half past ten. • Essaawa nnya n'ekitundu.
What are you doing? • Okola ki?
I am sewing Noah’s shirt. • Ntunga ssaati ya Noah.
Are you a tailor? • Oli mutunzi wa ngoye?
Yes, I make[sew] pants, shirts, coats and dresses. • Yee. Ntunga empale, essaati, ekkooti n'ebiteeteeyi.
Oh-ho! Good. • Ooo! Kirungi. • Ooo! Ki_ungi.
I’m putting on shoes. • Nyambala ngatto.
I have put on my shoes. • Nyambadde engatto zange.
Have you put shoes on? • Oyambadde engatto?
Yes, I have put on shoes. • Yee. Nyambadde engatto.
What has he/she done? • Akoze ki?
He/she has gone to class. • Agenze mu kibiina.
What? • kiki?
A shirt • Essaati
A dress • ekiteeteeyi
A hat • Enkuufiira • Enkuufii_a
Shoe(s) • Engatto
Pencil • Ekkalaamu
A door • Oluggi
Window • Eddirisa • Eddi_isa
Trousers • Empale
A book • Ekitabo
A table • Emmeeza
A chair • Entebe
A board • Olubaawo
Chalk • Ennoni
Give me… • Mpa...