960 likes | 976 Views
Leero wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Lee_o wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya?. Today, what time did you wake up in the morning?. Today, I woke up at 9 in the morning. Leero, nagolokose essawa ssatu ez'okumakya. Lee_o, nagolokos_essawa ssatu ez'okumakya.
E N D
Leero wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Lee_o wagolokose essaawa mmeka ez'okumakya? Today, what time did you wake up in the morning?
Today, I woke up at 9 in the morning. • Leero, nagolokose essawa ssatu ez'okumakya. • Lee_o, nagolokos_essawa ssatu ez'okumakya.
Today, I got dressed at half past 9 in the morning. • Leero, nayambadde essawa ssatu n’ekitundu ez'okumakya.
Today, I ate breakfast at 10 in the morning. • Leero, nalidde ekyenkya essawa nnya ez'okumakya. • Lee_o, nalidde ekyenkya essawa nnya ez'okumakya.
Today, I went to class at half past 10 in the morning. • Leero, nagenze mu kibiina essawa nnya n’ekitundu ez'oku makya. • Lee_o, nagenze mu kibiina essawa nnya n’ekitundu ez'oku makya.
Today, I returned home at 12 noon. • Leero, nazzeyo eka essawa mukaaga ez’omu ttuntu. • Lee_o, nazzey_eka essawa mukaaga ez’omu ttuntu.
Today, I ate lunch at half past 12 noon. • Leero, nalidde ekyemisana essawa mukaaga n’ekitundu ez’omuttuntu. • Lee_o, nalidd_ekyemisana essawa mukaaga n’ekitundu ez’omuttuntu.
I have closed the door. • Nzigadde oluggi.
I have closed the door. • Naggadde oluggi.
He has closed the door. • Aggadde oluggi.
He has closed the door. • Yaggadde oluggi.
I have come to class. • Nzize mu kibiina.
I came to class. • Nazze mu kibiina.
We have come to class. • Tuzze mu kibiina.
We came to class. • Twazze mu kibiina.
I have gone to the blackboard. • Ŋŋenze ku lubaawo.
I did go to the blackboard. • Nagenze ku lubaawo.
They have gone to the blackboard.[recently] • Bagenze ku lubaawo.
They have gone to the blackboard. • Bagenze ku lubaawo.
farming, agriculture • Obulimi
a factory • Ekkolero • Ekkole_o
carpentry • Obubazzi
construction • Obuzimbi
ignorance • Obutamanya
anger • Obusungu
inaction • Obutakola
indecisiveness • Obutasalawo
evil, harm • Obubi
goodness, excellence • Obulungi
error, fault • Obusobya
wealth • Obugagga
No, I didn’t eat breakfast. • Nedda saalidde kyankya.
Today did you prepare the lesson? • Leero wateeseteese ekyokuyiga? • Lee_o wateesetees_ekyokuyiga?
Today did you eat breakfast? • Leero walidde ekyenkya? • Lee_o walidd_ekyenkya?
No, I didn’t prepare the lesson. • Nedda saateeseteese kyakuyiga.
Today did you receive a letter? • Leero wafunye ebbaluwa? • Lee_o wafuny_ebbaluwa?
No, I didn’t receive a letter.[recently] • Nedda saafunye bbaluwa.
No, I didn’t write a letter. • Nedda saawandiise bbaluwa.
Today did you write a letter? • Leero wawandiise ebbaluwa? • Lee_o wawandiis_ebbaluwa?
Today did you wake up at dawn? • Leero wagolokose mu matulutulu?
No, I didn’t wake up at dawn. • Nedda sagolokose mu matulutulu.
I did get a letter (fairly recently). • Nafunye ebbaluwa. • Nafuny_ebbaluwa.
I didn’t get a letter. • Saafunye bbaluwa.
We got a letter. [recently] • Twafunye ebbaluwa. • Twafuny_ebbaluwa.
We didn’t get a letter. • Tetwafunye bbaluwa.
We didn’t get a letter. • Tetwafunye bbaluwa.
When did he/she wake up? • Yagolokose essawa mmeka? • Yagolokos_essawa mmeka?
Ask him/her. • Mubuuze.
When did you wake up? • Wagolokose essaawa mmeka? • Wagolokos_essaawa mmeka?
Today, I woke up at 7. • Leero nagolokose essaawa emu. • Lee_o nagolokose essaawa emu.